Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,129 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Pulezidenti Museveni agamba nti teri amuggya ku nte ze Ankole

January 2, 2024 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Bwongamba okulindira ente za Ankole ku yiika emu eyettaka, nkugamba nti genda e Butabika mu bimitwe. Oli mulabe wange? Onjagaliza kufa bwavu! Maama
Janet Kataaha Museveni nange tulunda ente za Ankole mu bungi era tukoze ssente eziwerako, hihihihi .
Yiika emu eyettaka esobola kuliisa nte 12 zokka eza Ankole mu mwaka gumu ngate ozilundidde mu kiyumba.
Naye esobola okuliisa ente enzungu 8 mu mwaka. Mu mbeera eno kiba kisingako okulunda ente enzungu ku yiika emu kuba ojja kufunamu nnyo.”