Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
News
Pulezidenti Museveni adduukiridde kaweefube w’emmwanyi terimba
June 14, 2024 · Mubiru Ali
Omukulembeze w’Eggwanga H.E
Yoweri Kaguta Museveni adduukiridde kaweefube wa mmwanyi terimba n’ensimbi obukadde 413 wamu n’endokwa z’emmwanyi eziwerako.
Akulira eby’ensimbi mu maka g’Obwapulezidenti Muky. Jane Barekye yatuusizza obubaka buno ku mukolo gw’okuggulawo omwoleso gw’obulimi n’Obwegassi e Kasana LuweEro mu Bulemeezi.