Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 313 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Pulezidenti Binaisa yesimbawo ku bwa MP

February 8, 2021 · Mubiru Ali
#EbirwaByerabirwa;
Bwerwali bweruti mu 1980 eyaliko Pulezidenti wa Yuganda Godfrey Lukwago Binaisa QC wakati wa June – 1979 ne May – 1980 nga tanagibwako Kakiiko k’Amaggye akaali kakulemberwamu Paul Muwanga yavaayo neyesimbawo ku Kifo ky’Omubaka akiikirira Mengo East Constituency wabula nawangulwa.
Mu kaseera kano Binaisa omumyuuka wa Ssentebe owookusatu owa Uganda Patriotic Movement era nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yeyali akikwatidde bendera ku kifo ky’obwa Pulezidenti.
Binaisa yagenda mu byafaayo nga eyaliko Pulezidenti, okwesimbawo ku bwa MP eyasooka mu Yuganda.