Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 200 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Pulezidenti atongozza Kabulasole solar plant

January 9, 2019 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero atongozza ekifo awateekeddwa ebyuuma okufuna amasanyalaze g’amaanyi g’ennyumba ekiamyiddwa nga Kabulasoke Pilot Solar Power Park nga kino kyazimbiddwa Munnayuganda awangalira e Germany Dr. David Alobo nga ayita mu kkampuni ye eya Xsabo Group.
Kyakufulumya 20MW nga kimazeewo obukadde bwa ddoola 24.5 eza Yuganda bwe buwumbi 91.4 era nga y’emu ku bifo ebitaano ebigenda okuzimbibwa mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo nga bisuubirwa okukola 150MW ez’amasanyalaze era nga byakuwementa obukadde 200 obwa ddoola bwebuwumbi 747 eza Yuganda.