Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 644 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Pulezidenti amannya tetugalaba – Hon. Latif

February 26, 2021 · Mubiru Ali
PULEZIDENTI AMANNYA GABAWAMBIBWA NGA TETUGALABA:
Omubaka wa Kawempe North mu Palamenti Hon. Latif Ssebagala Sengendo avuddeyo; “Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yakakasa Bannayuganda nga bwebagenda okufulumya olukalala lw’abantu bonna abawambibwa ebitongole byebyokwerinda. Wabula kati ziweze wiiki bbiri olukalala terufulumanga!”