Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 36 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Pulezidenti alagidde emisanvu gy’empooza gigibweewo

April 13, 2023 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nalagira okukwata abo bonna abateekawo emisanvu (road blocks) okusasuza abasuubuzi empooza. Pulezidenti agamba nti emisanvu gino gyawerebwa dda tayagala kuddamu kukiwulira.