Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
Pulezidenti akubirizza ab’e Kisoro okukola ennyo
August 2, 2019 · Mubiru Ali
Enkuba eyafundembye olunaku lw’eggulo teyalemesezza bantu b’e Kisoro kugenda mu lukungaana olwakubiddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okwogerako eri abantu ku nsonga z’okwegaggawaza mu nsozi z’e Kisoro.