Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Prof. Nawangwe asisinkanye Ssuubi eyakubwa ekifaananyi ng’asitudde kkeesi

Omuyizi w’omwaka ogusooka Ssuubi Henry Kiyimba eyalabikira mukifaananyi ku mikutu gya ‘Social Media’ egy’enjawulo nga asitudde kkeesi ey’ebbaati saako n’ebintu yasisinkanye Vice Chancellor wa Makerere University Prof. Barnabas Nawangwe.
Kiyimva yafuna ekifo e Makerere ku Government Sponsorship – National Merit Scheme, okusoma Ddiguli ya Bachelor of Science with Education (Economics).

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort