PROF. MUTEBILE NE IGP OCHOLA BAGASIMBAGANA NE PALAMENTI LEERO

Pinterest LinkedIn Tumblr +
PROF. MUTEBILE NE IGP OCHOLA BAGASIMBAGANA NE PALAMENTI LEERO;
Akakiiko ka Palamenti akuvunaanyizibwa kukusunsula mu abantu ababa balondeddwa Pulizidenti aka Parliament’s Appointments Committee nga kakulirwa Sipiika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga kagenda kutuula olwaleero okutandika nessaawa mukaaga okusunsula Gavana wa bbanka enkulu eya Bank of UgandaProf. Emmanuel Tumusiime-Mutebile ku kisanja ekirala nga Gavana wamu n’omuduumizi wa Uganda Police ForceIGP Martin Okoth Ochola ku kisanja ekirala nga Inspector General of Police (IGP).
Share.

Leave A Reply