Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 190 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Prof. Mukungu afudde COVID19

January 2, 2021 · Mubiru Ali

Kitalo!
Prof. Fredrick Mukungu nga yaliko omukozi ku Uganda Christian University- Mukono afudde ekirwadde kya #COVID-19.
Ono yafudde olunaku lw’eggulo mu ttuntu oluvannyuma lwokeberebwa nasangibwa n’ekirwadde kya #COVID-19.
Prof. Mukungu, yakolera ku UCU okumala emyaka 23 nga Librarian nga tanegatta ku Muni University gyabadde akolera kati.