Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 81 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Principle Systems Analyst Okello Kkooti emusalidde omusango

October 8, 2021 · Mubiru Ali
Principle Systems Analyst Wilbert Okello 67, olunaku olwaleero aweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 3 singa analemererwa okusasula engasi ya Kkooti yabukadde 18 lwakwekobaana Geoffrey Kazinda okubba obuwumbi 20 okuva mu Gavumenti.
Ensimbi zino zaali zakubuddamya abantu abaali bakoseddwa olutalo lwa Joseph Kony.
Wilbert Okello yali akolera Minisitule y’ebyensimbi ate ye Kazinda eyali akoze enteekateeka zonna ezokubba ensimbi zino yali mu Offiisi ya Ssaabaminisita era yaweebwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 25.