Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 177 listening Simba FM Live

Principak Judge asisinkanye Katikkiro wa Buganda

August 5, 2020 · Mubiru Ali

Akulira abalamuzi ba Kkooti enkulu/Principal Judge Dr. Flavian Zeija akyaliddeko Katikkiro ku Bulange nebabaako byeboogera.

Omulamuzi ezimu ku nsonga ezimuleese kwekuteekawo enkolagana ennungi wakati w’ekitongole ekiramuzi n’Obwakabaka kubanga Kkooti nnyingi nnyo mu Buganda ziri ku ttaka lya Bwakabaka naddala ku mbuga z’Amasaza n’Amagombolola, n’olwekyo ayagala wabeerewo okuwuliziganya okulungi kisobozese kkooti okukola emirimu gyayo nga emanyi nti ettaka lyetuddeko lyery’Obwakabaka mu bulambulukufu.