Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 175 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

President Museveni akyaddeko mu Lusanja

October 16, 2018 · Mubiru Ali

Omukulembeze w’eggwanga Gen. Kaguta Museveni akedde mu Lusanja awasenguddwa abantu okuva mu maka agasoba mu 350. Amangu ddala nga Museveni yakatuuka mu kifo kino asoose kuwa Omulamuzi Cathrine Bamugemereire akazindaalo atapute etteeka ly’ettaka kyerigamba era bwamaze okulitaputa  awo President nalagira office ya Prime Minister okuwaayo obuyambi eri abantu bano nga mwemuli okubazimbira weema mwebaba bagira nga basula saako n’okubawa emmere, kyokka era abasuubizza okubasasulira ebintu byabwe byona ebyayononeddwa.