Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

President Museveni agenze ku kivvulu kya Bebe Cool

August 4, 2018 · Mubiru Ali

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nakubiriza abavubuka okwekuuma bewale okukwatibwa akawuka akaleeta mukenenya, era nategeeza nti Gavumenti yamaze dda okufuna CCTV camera ezigenda okutekebwa mu bibuga okusobola okulwanyisa obumenyi bw’amateeka naddala obutemu ku bavubuka.

Bino byonna abyogedde bw’abadde ku kivulu kya Bebe Cool ekya Golden Heart Concert e Kololo. Era asabye omuyimbi Catherine Kusaasira afune ennyimba Museveni ne banne zebayimbanga mu nsiko agatemu ebigambo ebirala zisobole okutuukana n’omulembe aziyimbe bulungi.