president ataddewo akakiiko okulwanyisa enguzi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Lt. Col. Edith Nakalema alondeddwa nga chief of the State House Anti Corruption Unit. Kino kyekibinja ekiteekeddwa President Museveni okulwanyisa enguzi nga kisinziira mu State House. Abantu bagenda kuba nga bategeeza Lt. Col. Edith Nakalema olwo ye ategeeze President Museveni. Wabula amusabye abeere omwegendereza ennyo ku bakawukuumi abayinza okukozesa omukisa guno.

Share.

Leave A Reply