President ansasule nakola oluyimba lwe – Kaweesa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omuyimbi Richard Kaweesa nga ayita mu Bannamateeka be aba Muwema & Co Advocates ayagala aliyirirwe olw’oluyimba lwa “Another Rap” olwayimbibwa President Museveni. Ono agamba nti oluyimba luno lwerwaleeta omuyimbi Kanye West okujja okusisinkana President Museveni Rapper munne. Ono agamba nti President akozeseza oluyimba luno okusiimibwa kyokka nga bbo ba Producer abalukola tebalina webabogererako.

Ono agamba nti ayagala aliyirirwe obuwumbi 5 obwa ssente za Uganda kuba talina kyafunamu.

Share.

Leave A Reply