Ppaasita agambibwa okusobya ku bawala akwatiddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku buzzi bw’emisango ekya CID Twiine Chalres avuddeyo nategeeza nga Poliisi mu Disitulikiti y’e Mukono bwekutte omusumba w’Abalokole Pastor Epilitiat James agambibwa okukukusa wamu n’okusobya ku bawala 6. Abaana bano bali wakati w’emyaka 11 – 18 nga kigambibwa nti abadde abasobyako okuva mu 2017.
Ono era asangiddwa n’omwana ow’emyaka 5 Mujungu.
Share.

Leave A Reply