Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Ppaaka ye Ntebe eddaabiriziddwa
June 15, 2020 · Mubiru Ali
Gavumenti ez’ebitundu mu Disitulikiti ez’enjawulo zikozsessa obudde buno obw’omuggalo okuddaabirizibwa ebifo eby’enjawulo omuli enguudo, wamu ne ppaaka za Takisi. Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya KCCA kyekyasooka okulaba enteekateeka ezikoleddwa nga Kati me Munisipaali y’e Ntebe egamba emaze okuddaabiriza ppaaka ya Takisi.