Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 234 listening Simba FM Live

Ppaaka enkadde etandise okuddaabirizibwa

May 12, 2020 · Mubiru Ali

Omulimu gw’okuzimba ppaaka enkadde kutandise mu Kampala nga ebimotoka biwetiiye birabiddwako nga bitandise okuyiikuula ettaka. Okuddaabiriza Ppaaka enkadde yemu ku nteekateeka y’ekitongole ekitwala Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA. Kigambibwa nti Gavumenti egenda kuyimiriza takisi mu Kampala okumala enaku endala 42 mu kaseera kano.