Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Pope Francis akomawo mu Uganda mu 2019
October 6, 2018 · Mubiru Ali
Archbishop wa Kampala diocese Dr Cyprian Kizito Lwanga avuddeyo nalangirira mu butongole nti Pope Francis agenda kudda mu Uganda omwaka ogujja mu mwezi gwa July.
Dr. Lwanga aagamba nti Pope agenda kubeera mu lukungana lwa ba Bishop aba Africa nga lugenda kubeeramu ba Bishop abasoba mu 500 okuva mu Africa yonna nga lwakubeera mu Uganda.