Breaking
News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti Ekitiibwa kya Buganda, kyoleka obutamanya, kuba Abaganda batemdereza Bajjajabwe abedda olwokulwa News: Amir Wamala, nannyini Amigo Farm Limited esangibwa ku Kyalo Rwanyangwe, mu Gombolola ye Kashongi, mu Disitulikiti ye Kiruhura bwabadde ayogerako News: Waliwo Ekika ngabantu baakyo batambuliranga mu kibinja ekyaviirako ebika ebirala okubekengera? Kimpe
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 53 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

pope alonze bishop w’e soroti

March 20, 2019 · Mubiru Ali

Pope Francis alonze Reverend Father Joseph Oliach Eciru, nga ono Professor ku St. Maryโ€™s National Major Seminary e Ggaba, nga Bishop w’essaza ly’e Soroti.
Essaza lino libadde limaze kumpi emyaka 6 nga teririna Bishop okuva Bishop Emmanuel Obbo lyeyakyuusibwa natwalibwa okufuuka Archbishop w’e Tororo Archdiocese nga adda mu kifo kya His Grace Joseph Lote Kiwanuka.