Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Poliisi yezoobye n’abe Mityana enkya yaleero
April 25, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force ekedde kwezooba n’abatuuze ba Mityana Municipality abakedde okwekalakaasa nga balaga obutali bumativu bwabwe kubigambibwa nti omubaka waabwe era Munnakisinde kya People Power – Uganda MP Zaake Francis Butebi yatulugunyiziddwa ab’ebyokwerinda.