Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 454 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Poliisi y’ebidduka efulumizza entambula y’ebidduka e Namugongo

May 31, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi evuddeyo newa abatuuze b’e Namugongo okwewala okukozesa emotoka zaabwe nga olunaku lw’abajulizi lusembera nga egamba nti bayinza okusanga obuzibu okukozesa enguudo z’e Namugongo ng’olunaku terunatuuka oba nga n’ebikujjuko byennyini tebinaggwa.
SSP Norman Musinga, omudduumizi wa Poliisi y’ebidduka mu Kampala n’emiriraano agambye nti okutandika nga 2-June Poliisi yakuziyiza ebidduka byonna okuyita mu nguudo ezimu e Namugongo okuleka ebyo byokka ebyabakulu, n’ebyebyokwerinda.