Poliisi y’e Luuka efunye ekitebe

Pinterest LinkedIn Tumblr +
POLIISI E LUUKA EFUNYE EKITEBE:
Director Human Resource and Administration, mu Uganda Police Force AIGP Jesse Kamunanwire, olunaku olwaleero aguddewo offiisi z’ekitebe kya Poliisi ya Disitulikiti y’e Luuka.
Offiisi zino zazimbiddwa ekitongole kya Poliisi ekizimbi ekya Police construction Unit nga offiisi zonna eza Poliisi eza Disitulikiti eno zakubeera wano.
Share.

Leave A Reply