Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 212 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Poliisi yategulula bbomu 2 mu masinzizo e Kibibi wiiki ewedde – Enanga

October 16, 2023 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga akakasizza nti batandise omuyiggo gw’omusajja eyategerekeseeko erya Ssemwanga ng’ono agambibwa okugaba ebitereke mu kkanisa mu Disitulikiti y’e Butambala wabula ng’ebitereke bino byazuuliddwa nti byabadde bbomu. Enanga ategezeezza nti waliwo n’omuvubuka gwebakutte ku nsonga zino nga ono atemera mu gy’obukulu 21, era ayongeddeko nti basobodde okutegulula bbomu 2 ku zino wiiki ewedde mu masinzizo e Kibibi.