Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Poliisi yakutte Rwomushana lwakutambulira mu budde bwa Curfew
July 29, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nti Munnabyabufuzi Charles Rwomushana bweyakwatiddwa olw’okutambula mu budde bwa curfew.
Luke agamba nti waliwo n’abantu abalala abakwatiddwa okuli; Ali Abdallah ne James Mubiru.
Luke agamba nti bano bakuvunaanibwa omusango gw’okunyomoola ebiragiro nga batambulira mu budde bwa curfew.