Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 684 listening Simba FM Live

Poliisi yakutte Munnamawulire Samson Kasumba

April 21, 2020 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwezinzeeko amaka ga Munnamawulire wa NBS Television Samson kasumba. Enanga agamba nti ebyamukwasizza tebikwatagana na by’amawulire nti era ajja kuvaayo okwogera kiki ekyamukwasizza.