Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 527 listening Simba FM Live

Poliisi yakukwata bonna abalabira emipiira mu kibanda

September 12, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force mu Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nalabula abo bonna abawagira omupiira nga ekikopo kya Premier League etandika olunaku olwaleero. Ono alabudde ba Manager b’ebifo ebisanyukirwamu, ebibanda, amabbaala wamu n’ebibanda webasibira emipiiea obutaggulawo. Ono agamba nti ebiragiro ebyateekebwawo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bikyaliwo.
Onyango agamba nti Poliisi egenda kukola ebikwekweto okulaba nti ebifo bino tebiggulawo.