Breaking
News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 500 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Poliisi ya Uganda etongozza App y’okussimu enayamba okuzuula ebintu ebyabula nebizuulibwa

May 15, 2018 · Mubiru Ali

Ekitongole kya Poliise ekivunaanyizibwa ku by’empuliziganya ekya ICT kitongoza App y’okusimu eya UPF MOBI APP okuyamba abantu ababulwako ebyabwe wabula n’ebizuulibwa nga biri ku poliisi ez’enjawulo.

Nga atongonza App eno ku kitebe ekikulu ekya Poliisi  e Nagurum AIGP Asan Kasingye yagambye nti ebintu bingi ebyabulwako bannyini byo bijjudde ku poliisi ate nga ebirala abajja okubikima balemererwa okulaga obukakafu obumala nti byabwe.

App eno ejja kubeerako ebyo byonna ebikwata ku Police Stations ezenjawulo ezikulinaanye wamu ne nnamba z’essimu ezabakulira Poliisi. App eno osobola okugifuna ku mukutu gwa website ogwa: www.Upf.go.ug