Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 330 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

POLIISI YA KIRA ROAD EKUTTE 36 ABASANGIDDWA MU BBAALA

June 10, 2021 · Mubiru Ali
https://youtu.be/knEoNKlIhns
Omumyuuka w’omwogezi owa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi bweyakoze ekikwekweto nekwata abadigize 36 okuva mu bbaala ya Levels Lounge esangibwa e Kamwokya . Bano kuliko abakazi 14 n’abasajja 22.
Bakuumirwa ku Poliisi ya Kira Road nga bavunaanibwa okukola ekikolwa ekiyinza okuviirako okusaasana kw’ekirwadde ekikambwe. Bagenda kutwalibwa mu kkooti okusalirwa engasi gyebalina okusasula wabula nga mukadde kano bakyalindirira olukalala lw’ensimbi zebalina okusasula okuva mu Minisitule y’Ebyensimbi.