Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 436 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi temulemesa besimbyeewo kukuba campaign – Eng. Byabakama

November 26, 2020 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda mu Ggwanga aka Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama avuddeyo n’awandiikira omuduumiz wa Uganda Police Force AIGP Martin Okoth Ochola nga amutegeeza nga bwafunye okwemulugunya okuva mu besimbyeewo nti Poliisi etataganya wamu n’okulemesa enkungaana zaabwe mu bitundu ebimu.
Omulamuzi Byabakama agamba nti abesimbyeewo bakola enteekateeka nebalaga buli omu walina okubeera ku lunaku ki nga nabwekityo Poliisi erina kubawa bukuumi mu bifo webalina okubeera wabula nga abesimbyeewo balina okugoberera ebiragiro ebyateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19.