Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,424 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Poliisi n’ebitongole ebirala mulekerawo okulinyirira eddembe ly’obuntu – Sipiika Kadaga

January 28, 2021 · Mubiru Ali
Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga olunaku olwaleero avuddeyo navumirira eky’ebitongole ebyebyokwerinda wamu ne Uganda Police Force okusabira Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine mu maka ge okuva nga 14-Jan-2021 okutuusa nga 25-January lwebavuddeyo oluvannyuma lwokufuna ekiragiro kya Kkooti.
Asabye Gavumenti n’ebitongole byebyokwerinda okussa ekitiibwa mu ddembe ly’obuntu n’okweyambisa amateeka nga bakola emirimu.
Sipiika era avumiridde ekyebitongole ebikuuma ddembe okulinyirira eddembe ly’obuntu mu kalulu akakakomekerezebwa.
#PlenaryUg