Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 672 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Poliisi ne UPDF bakutte abatunda amafuta mu bidomola e Katwe

December 11, 2020 · Mubiru Ali
Olunaku olwaleero Uganda Police Forcee Katwe nga eri wamu n’eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF bakoze ekikwekweto oluvannyuma lw’okutemezebwako nebabowa abantuda amafuta mu bidomoola mu Kajubi Zone mu Natete Parish Rubaga Division nekwata ebidomola 76 wamu n’eppipa 7. Liita eziwererea ddala 2920.
Poliisi egamba nti ekyakolera ddala ebikwekweto wamu n’okukwata abo abagatunda nga kirowoozebwa nti bano bebaguza abekalakaasa amafuta gebakozesa okwokya ebipiira.