Breaking
News: Waliwo omulwanirizi weddembe avuddeyo nasuula emisanvu e Mpereerwe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gayaaza ngalaga obutali bumativu bwe News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi avuddeo nakomba kwebaza eriibwa nti kikafuuwe tewali agenda kutwala News: Olwaleero mazaalibwa ga Creative Director Jimex Ssemanda aka Nannyinimutwe, Kibojjera ku Lwazi, Muzeeyi Mutiini.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 114 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Sports

Poliisi ne UPDF bakubye abasambi b’omupiira emiggo e Moyo

December 6, 2021 · Mubiru Ali
Amawulire agava mu Disitulikiti y’e Moyo galaga nti waliwo abasambi b’omupiira 3 wamu n’omu ku bakungu batiimu abakubiddwa abasirikale ba Uganda Police Force ne UPDF mu kiro oluvannyuma lw’emotoka yaabwe okubafaako bwebabadde bava mu Disitulikiti y’e Maracha gyebabadde bagenze okwetaba mu mpaka za Regional Women Football Cup Tournament.
Poliisi egamba nti bano babadde batambulira mu budde bwa ‘curfew’.