Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 273 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Poliisi ne Military bizinzeeko amaka ga Ssemuju enkya yaleero

November 16, 2018 · Mubiru Ali

Oluvannyuma lwa Poliisi ne Military okwetoloola amaka g’omubaka wa Kira munisipaali Ssemuju Nganda, ategeezezza nti olwaleero balina okutuuza olukungaana ne babaka banne era nga babadde balina kutandikira wuwe. Ssemuju agamba nti yawandiikira Poliisi era ebbaluwa ne bagifuna ne bagissaako omukono kyokka kimwewuunyisizza okulaba aba poliisi emuzinzeeko. Ssemuju akkaatirizza nti oba baagala oba tebaagala balina okutuuza olukng’aana olwaleero