Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 239 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Poliisi n’amaggye byetondedde Omusumba Kaggwa

October 20, 2020 · Mubiru Ali

Olunako olwaleero Omuduumizi wa Uganda Police Force yetondedde ku lwa Poliisi eri Rtd Emeritus John Baptist Kaggwa nga ono bamusanze mu makaage e Masaka.
Obubaka buno bwetikiddwa Abakulu okuva mu Poliisi okubadde AIGP Asan Kasingye wamu nabakulu okuva mu ggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF.
Bano babadde betonda kwebyo ebyaliwo nga Butaka bwa be Mbogo bwebaali bategese omukolo okwebaza Mukama Katonda olw’okusobozesa Omutaka Kayiira Gajuule okulembera obulungi Olukiiko lw’Abataka.