Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi n’amaggye bisazeeko abawagizi ba Bobi Wine e Hoima

Poliisi n’amaggye biwaliriziddwa okuggala oluguudo okusobola okwawula Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine nebannakisinde kya People Power – Uganda ababadde mu luseregende nga bamuwerekerako okuva e Kitoba mu Hoima gyabadde agenze okuwenjeza Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Asinansi Nyakato akalulu.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort