Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 298 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

poliisi n’amaggye bikyagezaako okunnyulula eryato eryabbira

November 28, 2018 · Mubiru Ali

Ministry ya Works nga eri wamu ne Poliisi saako eggye lya UPDF nga beyambisa ekidyeeri kya MV Kalangala wamu n’ekimotoka eky’omukono basobodde okusembeza eryato eryabbira ku lwomukaaga neritta abantu abawerako okuva ku ntobo y’ennyanja gyelyali liwagamidde. Kati bakola nteekateeka okulaba nti balituusa ku lukalu.