Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 216 listening Simba FM Live
News

Poliisi mulekerawo okukwata obubi abantu – Sipiika Among

June 19, 2024 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nategeeza Palamenti ng’Omubaka wa Busiki County Paul Akamba eyakwatibwa bweyali yakayimbulwa ku kakalu ka Kkooti bwakuumirwa ku kitebe kyabambega ekya Criminal Investigations Directorate (CID) olw’emisango emiggya egyamuguuddwako.
Sipiika ategeezezza nti yakiriziganyizza ne Uganda Police Force okumuwa ebiwandiiko ebiyita Ababaka bonna bebetaaga okubaako kyebannyonyola okusinga okumala gakwata Babaka be.