Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Poliisi mu Ntebe ezudde omwana eyawambiddwa e Kabowa
April 7, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi ezudde omwana eyawambiddwa e Kabowa ono nga emusanze Ntebe. Amannya ge ye Tuhaise Innocent nga agamba kitaawe ye Atwebembeire vicent ate Maama we ye Birungi Harriet Silvia. Poliisi esaba oyo yenna amanyi bazadde be abategeeze bagende bakime mutabani waabwe ku Poliisi y’e Entebe oba akube ku 0774697632.