Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,072 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi mu North Kyoga ekutte ababbi babiri

April 17, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force mu North Kyoga enkya yaleero ku ssaawa kumi nabbiri ku Poliisi y’e Kengere ekulirwa ASP Lubale Charles bafunye essimu okuva ewa Agi Peter LCII Defence Secretary owa Kikyinjaji Parish nga abategeeza nga bwewaliwo abalowoozebwa okubeera ababbi mu kitundu key abakubibwa obubi ennyo.Poliisi weyatuukidde mu kifo nga waliwo omuvubuka ategerekese nga ye Ochan Bosco akubiddwa obubi ennyo era nemuddusa mu ddwaliro Soroti Regional Referral Hospital, ye munne Ariebet Julius naye akwatiddwa nga kati akuumirwa ku Kengere Police Station. Poliisi egenze mu maka gabano gyesanze ebintu omubadde; 1. Ebintu ebimenya amayumba omubadde ennyondo, magalo ne master keys.2. Solar panel.3. Accumulators (Batteries).4. Home theater hoofers.5. Power inverter.6. Omufaliso.