Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 294 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Poliisi, KCCA ne MGLSD bagenda kufuuza Sauna ne Steam

September 24, 2019 · Mubiru Ali
Poliisi nga eri wamu n’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority, ne Minisitule evunaanyizibwa ku kikula ky’abantu abakozi n’embeera z’abantu balangiridde nga bwebagenda okufuuza ebifo byonna mu Kampala ebirina ebifo abantu mwebagenda okweyoteza ebimanyiddwa nga Sauna ne Steam okulaba nga embeera gyebirimu etuukana n’omutindo gwebyobulamu n’omukuumi era nga birina ne Certificate.
Omwogezi wa Poliisi Fred Enanga yavuddeyo nategeeza nti kino kigenda kukolebwa oluvannyuma lwa Sauna e Naalya okubwatuka oluvannyuma lw’ebbugumu okusukka nerumya abantu abawerako.