Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 122 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

POLIISI EZUDDE EMMUNDU EYABBIBWA E IGANGA

July 14, 2021 · Mubiru Ali
ย 
Uganda Police Force e Iganga ezudde emmundu ekika kya AK 47 nga erimu amasasi 22 nga yakitongole kya Uganda Prisons Service -UPS nga ya kkomera lye Iganga. Emmundu eno yabbibwa nga 4 – July – 2021 nga babadde bagikozesa okusuula emisanvu mu makubo egyekimpatiira.
Omuntu omu akwatiddwa ku byekuusa ku mmundu eno.