POLIISI EZINZEEKO EDDWALIRO E KYAZANGA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Uganda Police Force mu bitundu by’e Kyazanga ezinzeeko eddwaliro lya Kyazanga Health Centre erisangibwa mu Disitulikiti y’e Lwengo oluvannyuma lwagambibwa okuba omu ku bebijambiya ategeerekeseeko nti ye Joseph Ssenyonjo yakubiddwa abatuuze nga bamusuubiriza okwenyigira mu ttemu erikolebwa e Buddu n’oluvannyuma nebamusuula mu ddwaliro lino.
Okusinziira ku Political Commissar wa Poliisi AIGP Asan Kasingye agamba nti kigambibwa nti ono asangiddwa mu kabuyonjo nga yekwese ne jjambiya.
Share.

Leave A Reply