POLIISI EYONGEDDEMU AMAANYI MU NAKU ZINO EZISIGADDEYO KU MUGGALO

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwegenda okwogeramu amaanyi mu naku zino ezisigaddeyo ku muggalo okukwata abo bonna abanasangibwa bamenya ebiragiro ebyateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19 naddala abagoba b’ebidduka nga ebyo ebitalina sitiika oba biwandiiko bigenda kukwatibwa.
Okuteeka kino mu nkola akulira Poliisi y’ebidduka Norman Musinga olunaku olwaleero akutte emotoka eziwerako ku luguudo lwa Jinja Road ezitabadde nabiwandiiko bizikiriza kutambula mukadde kano akomuggalo.
Share.

Leave A Reply