Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 479 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Poliisi eyodde Bannakibiina kya NUP Entebe

October 4, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force etandise okuyiwa basajja baayo abawanvu n’abampi mu Kibuga Ntebe okunyweza ebyokwerinda oluvannyuma lwa Bannakibiina kya National Unity Platform okulangirira nti olunaku lw’enkya bagenda kwaniriza omukulembe w’ekibiina Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ku kisaawe Entebe ngakomawo mu Ggwanga.
Poliisi ekutte Bannakibiina kya NUP 7 abasangiddwa nga batimba oluguudo era omwogezi wa Poliisi ya Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango ategeezezza nti bano bagenda kuvunaanibwa gwakukuba lukuŋŋaana lutali mu mateeka.