Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
poliisi eyodde abayizi abakedde okwekalakaasa e Makerere
February 6, 2019 · Mubiru Ali
Abayizi b’e Makerere abasoma ku makya enkya yaleero nga bayita mu bakulembeze baabwe basazeewo okutuuza olukiiko bewunaganye ku ky’abasomesa baabwe abamaze wiiki esatu nga tebabasomesa, wabula olukiiko lubadde terunabuguma Millitary ne Poliisi nebasalako ekifo kyonna era nebatandika okukwata abayizi bano.