Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 567 listening Simba FM Live

Poliisi eyodde ababadde bekalakaasa olwa arcade okuziggala

July 8, 2020 · Mubiru Ali
Abantu abawerako nga babadde bakulembeddwamu Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Dr. Stella Nyanzi bakwatiddwa Uganda Police Force mu kibuga Kampala bwebabadde bekalakaasa nga balaga obutali bumativu bwabwe eri Gavumenti okulwawo okuggulawo Arcade.
Bano bawadde Gavumenti nsalesale wa naku 5 ziguddwa oba si kyo bakunge banaabwe bakolewo ekirala.