Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,433 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Poliisi eyodde aba Booda booda abakedde okwekalakaasa

June 25, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force enkya yaleero ekedde kugobagana n’abavuzi ba Booda booda mu Kampala ababadde besibye enjegere nga balaga obutali bumativu bwabwe olwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okubagaana okuvuga abasaabaze.
Aba booda booda bagamba nti enjala etuuse okubattira mu nnyumba kubanga n’emigugu gyebabagamba okuvuga nagyo tebagiraba.
Kampala Metropolitan Police ekutte abamu ku bano.