Breaking
News: Bunnwe alina ebitundu byagatta ku mubiri gwomuntu, bitundu ki ebyo? Emputte bwaba muntu aba atya? News: Awali Omukka-Aishai-Muleme kulowooza nti Uganda mwagisuubula! Bantu mmwe bino sibyansikirano! News: Eyali Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Maj.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 842 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Poliisi eyimirizza enkungaana za NUP mbagirawo – Fred Enanga

May 31, 2024 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga bwebayimirizza enkugaana za National Unity Platform ezokwebuuza ku bantu olwakabenje akfiiriddemu abantu 3 olwaleero ngegamba nti kino kivudde ku bulagajjavu.

Enanga agamba nti abakulembeze ba NUP balemereddwa okuberera ebiragiro ebyabaweebwa nabwekityo, nga ekitongole kya Gavumenti ekivunaanyizibwa ku kukuuma abantu nebyebawe kwekusalawo okuyimirizza enkungaana zino embagirawo okutuusa nga bamaze okunoonyereza n’okutuuka kunzikiriziganya.